Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
021

Al-Anbiya 21:51 ۞ ولقد اتينا ابراهيم رشده من قبل وكنا به عالمين ٥١

21:51
۞ وَلَقَدۡ
ءَاتَيۡنَآ
إِبۡرَٰهِيمَ
رُشۡدَهُۥ
مِن
قَبۡلُ
وَكُنَّا
بِهِۦ
عَٰلِمِينَ
٥١
. Mazima twawa Ibrahim obulungamubwe okuva oluberyeberye era twali tumanyi ebimukwatako.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Story of Ibrahim and his People

Allah tells us about His close Friend Ibrahim, peace be upon him, and how He bestowed upon him guidance aforetime, i.e., from an early age He inspired him with truth and evidence against his people, as Allah says elsewhere:

وَتِلْكَ حُجَّتُنَآ ءَاتَيْنَـهَآ إِبْرَهِ
…

The Story of Ibrahim and his People

Allah tells us about His close Friend Ibrahim, peace be upon him, and how He bestowed upon him guidance aforetime,

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 21, Page 326, Juz 17

51. . Mazima twawa Ibrahim obulungamubwe okuva oluberyeberye era twali tumanyi ebimukwatako. 52. . Jjukira bwe yagamba kitaawe n'abantu be nti: bifaananyi ki bino, ebyo mmwe bye mulemeddeko!. 53. . Nebagamba nti twasanga bakadde baffe nga byebasinza. 54. . (Ibrahim) naagamba nti mazima mmwe ne bakadde ba mmwe mwali mu bubuze obw'olwatu. 55. . Nebagamba nti otuleetedde mazima oba oli mu ba kazannyirizi. 56. . Naagamba nti wabula Mukama omulabirizi wa mmwe, ye Mukama omulabirizi w'eggulu (omusanvu) n'ensi oyo eyabitonda nange ku ekyo ndi omu ku bajulizi. 57. . Era ndayira Katonda amasanamu ga mmwe nja kugasalira amagezi singa munaaba mugaleseewo ne mubaako wemulaga. 58. . (Yagabetenta) naagafuula bubajjo okugyako (essanamu) erigasinga obunene, olwo nno badde gye liri (lye baba babuuza). 59. . (Bwe badda) nebagamba nti ani akoze kino ku ba katonda baffe, mazima yye ali mu beeyisa obubi. 60. . Nebagamba nti twawulidde omuvubuka ayitibwa Ibrahim nga agoogerako. 61. . Nebagamba nti kale mumuleete mu maaso g'abantu bamuweeko obujulizi. 62. . (Bwe baamutuusa) nebamugamba nti: Gwe wakoze kino ku ba katonda baffe owange Ibrahim!. 63. . Naabagamba nti: nedda omukulu waabwe ono ye yakikoze, kale mubabuuze bwe baba nga baatula. 64. . Nebeetunulako nebagamba nti mazima mmwe, mmwe abeeyisa obubi. 65. . Ate oluvanyuma (lw'ekyo) beekyusa, (mu kifo ky'okwenenya baalemera ku bukaafiiri era nebagamba nti) mazima okimanyi nti amasanamu ago tegoogera. 66. . (Ibrahim) naagamba nti ate muva ku Katonda nemusinza ebitabagasa kantu konna wadde okubatuusaako akabi. 67. . Kivve ku mmwe, lwaki musinza ebintu ebirala nemuleka Katonda abaffe temutegeera!. 68. . Nebagamba nti (oba bwatyo bwagamba) mumwokye mutaase ba katonda ba mmwe bwe muba nga mulina kye munaakola. 69. . Netugamba nti owange muliro beera bunnyogovu era mirembe ku Ibrahim. 70. . Baayagala okumukolera olukwe naye twabafuula abataalufunamu. 71. . Netumuwonya netuwonya ne Luutu netubatwala mu nsi gye twawa omukisa ku lw'ebitonde.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute