Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
008

Al-Anfal 8:44 واذ يريكموهم اذ التقيتم في اعينكم قليلا ويقللكم في اعينهم ليقضي الله امرا كان مفعولا والى الله ترجع الامور ٤٤

8:44
وَإِذۡ
يُرِيكُمُوهُمۡ
إِذِ
ٱلۡتَقَيۡتُمۡ
فِيٓ
أَعۡيُنِكُمۡ
قَلِيلٗا
وَيُقَلِّلُكُمۡ
فِيٓ
أَعۡيُنِهِمۡ
لِيَقۡضِيَ
ٱللَّهُ
أَمۡرٗا
كَانَ
مَفۡعُولٗاۗ
وَإِلَى
ٱللَّهِ
تُرۡجَعُ
ٱلۡأُمُورُ
٤٤
Era jjukira Katonda bwe yababalaga nga batono mu maaso ga mmwe, bwe mwasisinkana, mmwe naabafuula batono mu maaso gaabwe, Katonda alyoke atuukirize ekyo kye yasalawo okukolebwa, era bulijjo e nsonga zonna ewa Katonda gye zizzibwa.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

Allah made each Group look few in the Eye of the Other

Mujahid said, "In a dream, Allah showed the Prophet the enemy as few. The Prophet conveyed this news to his Companions and their resolve strengthened." Similar was said by Ibn Ishaq and several others. Allah said,

وَلَوْ أَرَاكَهُمْ كَثِيراً لَّف
…

Allah made each Group look few in the Eye of the Other

Mujahid said, "In a dream, Allah showed the Prophet the enemy as few. The Prophet conveyed this

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 8, Page 182, Juz 10

41. Era mumanye nti omunyago gwonna gwemuba muggye ku mulabe, mazima kimu kyakutaano kyagwo kya Katonda, n’omubaka, nab’oluganda olw'okumpi olwa Nabbi, ne ba mulekwa, n’a banaku, n’omutambuze, bwe muba nga mwakkiriza Katonda n'ebyo bye twassa ku muddu waffe (Muhammad) ku lunaku Katonda lwe yayawula amazima ku bulimba, olunaku e bibinja e bibiri lwe byasisinkana (ku lutalo e Badri), bulijjo Katonda w’a buyinza ku buli kintu. 42. Mujjukire e kiwonvu bwe mwakiri ku ludda oluli okumpi (n'ekibuga Madinah, nga ate abalabe ba mmwe bali mitala, ate nga n’a baali mu kibinja kya basuubuzi nga bali mu kifo ekiri wansi wa mmwe, singa mwali mulagaanye okusisinkana mwandiyawukanye ku ndagaano eyo, naye (mwasisinkana), Katonda alyoke atuukirize ekyo kye yasalawo okukolebwa, olwo nno oyo anaazikirira, azikirire nga azikirira lwa nsonga, n’asigadde nga mulamu asigale lwa nsonga, bulijjo mazima Katonda muyitirivu wa kuwulira, era mumanyi nnyo. 43. Jjukira Katonda bwe yabakulaga (abalabebo) mu kirootokyo, nga batono, so nga singa yabakulaga nga bangi mwalinafuye ne mukubagana empawa mu kusalawo, naye mazima Katonda yabataasa, anti Katonda muyitirivu w'a kumanya ebiri mu bifuba bya mmwe. 44. Era jjukira Katonda bwe yababalaga nga batono mu maaso ga mmwe, bwe mwasisinkana, mmwe naabafuula batono mu maaso gaabwe, Katonda alyoke atuukirize ekyo kye yasalawo okukolebwa, era bulijjo e nsonga zonna ewa Katonda gye zizzibwa.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute