Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
002

Al-Baqarah 2:69 قالوا ادع لنا ربك يبين لنا ما لونها قال انه يقول انها بقرة صفراء فاقع لونها تسر الناظرين ٦٩

2:69
قَالُواْ
ٱدۡعُ
لَنَا
رَبَّكَ
يُبَيِّن
لَّنَا
مَا
لَوۡنُهَاۚ
قَالَ
إِنَّهُۥ
يَقُولُ
إِنَّهَا
بَقَرَةٞ
صَفۡرَآءُ
فَاقِعٞ
لَّوۡنُهَا
تَسُرُّ
ٱلنَّٰظِرِينَ
٦٩
(Abayudaaya) ne bagamba nti; tubuulize Mukamaawo atunnyonnyole (ente eyo) ya langi ki? Naagamba nti; Katonda agamba nti ente eyo ya langi yalusanja ng’ennyikidde bulungi nnyo, nga esanyusa abalabi.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Stubbornness of the Jews regarding the Cow; Allah made the Matter difficult for Them

Allah mentioned the stubbornness of the Children of Israel and the many unnecessary questions they asked their Messengers. This is why when they were stubborn, Allah made the decisions difficult for them. Had the

…

The Stubbornness of the Jews regarding the Cow; Allah made the Matter difficult for Them

Allah mentioned the stubbornness of the Children of Israel and

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 2, Page 10, Juz 1

67. Era mujjukire Musa lwe yagamba abantu be nti; mazima Katonda abalagira musale ente. Nebaddamu nti; otufuula kyakujeeja bujeeja. Musa n'addamu nti; Nneekingiriza ne Katonda okubeera mu bantu abatategeera. 68. Abayudaaya nebagamba nti; tubuulize Mukamaawo atunnyonnyole ente eyo ya ngeri ki? Musa naagamba nti; mazima Katonda agamba nti; ente eyo eteekwa okuba nga si nkadde, ate nga si nto nnyo, eri wakati w'enkadde n'ento. Era muteekwa okukola ekyo kye mulagiddwa. 69. (Abayudaaya) ne bagamba nti; tubuulize Mukamaawo atunnyonnyole (ente eyo) ya langi ki? Naagamba nti; Katonda agamba nti ente eyo ya langi yalusanja ng’ennyikidde bulungi nnyo, nga esanyusa abalabi. 70. (Abayudaaya) nebagamba nti; tubuulize Mukamaawo atunnyonnyole nte ki eyo? Mazima ente zonna zezimu gye tuli. Era mazima ffe Katonda bwan'aba ayagadde, tujja kulungama. 71. (Musa) naagamba nti; (Katonda) agamba nti; erina kubeera nte etenyoomebwa, nga si nnimi era nga tefukirira nnimiro, nga nnamu bulungi, eteriimu bbala ddala lyonna. Nebagamba nti; kaakati otulaze amazima. Olwo ne balyoka basala ente, naye kaabula kata baleme okukikola.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute