Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
059

Al-Hashr 59:18 يا ايها الذين امنوا اتقوا الله ولتنظر نفس ما قدمت لغد واتقوا الله ان الله خبير بما تعملون ١٨

59:18
يَٰٓأَيُّهَا
ٱلَّذِينَ
ءَامَنُواْ
ٱتَّقُواْ
ٱللَّهَ
وَلۡتَنظُرۡ
نَفۡسٞ
مَّا
قَدَّمَتۡ
لِغَدٖۖ
وَٱتَّقُواْ
ٱللَّهَۚ
إِنَّ
ٱللَّهَ
خَبِيرُۢ
بِمَا
تَعۡمَلُونَ
١٨
Abange mmwe abakkiriza mutye Katonda, era omuntu atunule mu byategekedde olunaku lw'enkya. Bulijjo muteekwa okutya Katonda, anti mazima Katonda amanyidde ddala buli kye mukola.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Command to have Taqwa and to prepare for the Day of Resurrection

Imam Ahmad recorded that Al-Mundhir bin Jarir narrated that his father said, "While we were in the company of the Messenger of Allah ﷺ in the early hours of the morning, some people came there who were barefooted, naked, wearing str

…

The Command to have Taqwa and to prepare for the Day of Resurrection

Imam Ahmad recorded that Al-Mundhir bin Jarir narrated that his father said, "Whil

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 59, Page 548, Juz 28

18. Abange mmwe abakkiriza mutye Katonda, era omuntu atunule mu byategekedde olunaku lw'enkya. Bulijjo muteekwa okutya Katonda, anti mazima Katonda amanyidde ddala buli kye mukola. 19. Temubeera nga abo abaava ku Katonda, ekyavaako okuba nga Katonda abeerabiza bye baali bateekwa okwekolera, abo nno be bonoonyi. 20. Abantu bo mu muliro tebenkana na bantu ba mu jjana, abo abaliyingira e jjana be bokwesiima. 21. Singa twassa Kur'ani eno ku nsozi wandizirabye nga zigonze, era nga zimerenguse olw'okutya Katonda. Ebifaananyi ng'ebyo tubikubira abantu bibasoboseze okufumitiriza (bategeere Katonda). 22. Yye Katonda, yooyo tewali kisinzibwa kyonna okugyako ye yekka, amanyi ebitalabwa n'ebirabwa. Yye yemusaasizi, oweekisa ekibuna kuno ku nsi, aliba n'ekisa ekyenjawulo ku lunaku lw'enkomerero. 23. Yye Katonda, yooyo tewali kisinzibwa kyonna okugyako yye, omufuzi wa buli kintu, atuukiridde mu buli kimu, kiwamirembe, akakasa obukkiriza bwa baddube, kalondoozi wa buli kintu, nantakubwa ku mukono, kkirimaanyi, kabwejungira. Katonda wanjawulo nnyo kwe byo bye bamugattako. 24. Yye Katonda, yooyo omutonzi, eyatandikawo ebitonde mu kubitonda nga talina kyalabirako, eyafaananya buli kintu nga bwa kyagala, alina amannya amalungi, buli ekiri mu ggulu n'ensi kimutendereza. Era yye Katonda, ye nantakubwa ku mukono, mugoba nsonga.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute