Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
015

Al-Hijr 15:39 قال رب بما اغويتني لازينن لهم في الارض ولاغوينهم اجمعين ٣٩

15:39
قَالَ
رَبِّ
بِمَآ
أَغۡوَيۡتَنِي
لَأُزَيِّنَنَّ
لَهُمۡ
فِي
ٱلۡأَرۡضِ
وَلَأُغۡوِيَنَّهُمۡ
أَجۡمَعِينَ
٣٩
(Ibuliisu) naagamba nti: ayi Mukama omulabirizi wange nga bwombuzizza, mazima nja kubawundira kuno ku nsi (obujeemu n'ebibi bibe nga by'ebirungi mu maaso gaabwe) era nja kubabuliza ddala bonna.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Threat of Iblis to tempt Mankind, and Allah's Promise of Hell for him

Allah informed about the rebellion and arrogance of Iblis, in that he said to the Lord:

بِمَآ أَغْوَيْتَنِى

(Because You misled me,) i.e., because You misled me and misguided me.

لأُزَيِّنَنَّ لَهُمْ

(I shall indeed adorn the path

…

The Threat of Iblis to tempt Mankind, and Allah's Promise of Hell for him

Allah informed about the rebellion and arrogance of Iblis, in that he said to

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 15, Page 264, Juz 14

26. Mazima twakola omuntu (Adam) mu bbumba ettabule nga liddugavu. 27. N'amajjini twagatonda oluberyeberye mu muliro omuyitirivu ogwokya ennyo. 28. Jjukira ggwe (Nabbi Muhammad) Mukama omulabiriziwo bwe yagamba ba Malayika nti: mazima nja kutonda omuntu nga muggya mu bbumba ekkaze. 29. Olwo nno bwe nnamala okumwenkanyankanya, nenfuuwa mu ye omwoyo oguva gyendi kale nno mugwe wansi nga mumuvunnamira. 30. Olwo ba Malayika bonna nebavunnama. 31. Okugyako Ibuliisu yagaana okubeera mu bavunnama. 32. (Katonda) kwe kugamba nti: owange ggwe Ibuliisu ki ekikugaanye okuvunnama n'abavunnami. 33. (Ibuliisu) nti: sandibadde avunnamira omuntu, gwotonze nga omuggya mu bbumba ekkaze eriddugavu. 34. (Katonda) kwe kumugamba nti gifulume (e jjana) anti ggwe ogobeddwa okuva mu kusaasira kwa Katonda. 35. Era mazima ekikolimo kibeere ku ggwe okutuusiza ddala olunaku lw'okubalibwa. 36. (Ibuliisu) naagamba nti: Ayi Mukama Omulabirizi wange, nnindiriza okutuusa ku lunaku lw'okusasulwa. 37. (Katonda) naagamba nti kale oli mubalindiriziddwa. 38. Okutuusa ku lunaku lw'ekiseera ekimanyiddwa (ebitonde byonna lwe birizikirira). 39. (Ibuliisu) naagamba nti: ayi Mukama omulabirizi wange nga bwombuzizza, mazima nja kubawundira kuno ku nsi (obujeemu n'ebibi bibe nga by'ebirungi mu maaso gaabwe) era nja kubabuliza ddala bonna. 40. Okugyako abaddubo mu bo abalondobemu. 41. (Katonda) naagamba nti lino kkubo ggolokofu. 42. Mazima abaddu bange tobalinaako buyinza, mpozzi abo abakugoberera mu babuze. 43. Era mazima omuliro Jahannama gwabalagaanyisibwa bonna. 44. Gulina emiryango musanvu, buli mulyango gulina mu bo omuteeko ogwagugerekerwa.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute