Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
015

Al-Hijr 15:70 قالوا اولم ننهك عن العالمين ٧٠

15:70
قَالُوٓاْ
أَوَلَمۡ
نَنۡهَكَ
عَنِ
ٱلۡعَٰلَمِينَ
٧٠
Nebagamba nti: abaffe tetwakugaana (okuleeta wano) abantu!.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The People of the City arrive upon the Angels, thinking that they are Men

Allah tells us about how Lut's people came to him when they found out about his handsome guests, and they came happily rejoicing about them.

قَالَ إِنَّ هَـؤُلآءِ ضَيْفِى فَلاَ تَفْضَحُونِ - وَاتَّقُواْ اللَّهَ وَلاَ تُخْزُونِ

(L

…

The People of the City arrive upon the Angels, thinking that they are Men

Allah tells us about how Lut's people came to him when they found out about h

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 15, Page 265, Juz 14

61. Ababaka bwe baatuuka awali abantu ba (Nabbi) Luutu. 62. (Luutu) naagamba nti mazima mmwe muli abantu abatamanyidddwa. 63. Nebagamba nti: ssi ekyo kyokka wabula tukujjidde n'ekyo kye baali babuusabuusa. 64. Era tukuleetedde amazima, era ddala ffe bye twogera bituufu. 65. Kale tambula n'abantubo mu kitundu ky'ekiro era (ggwe) baveeko emabega tewaba omu ku mmwe akyuka, era mugende eyo gye mulagiddwa. 66. Netumuwa ekiragiro nti abasembayo ku bo baakuggwawo nga busaasaana. 67. Abantu bo mu kibuga nebajja (ewa Luutu) nga bafa essanyu (olw'abagenyi abavubuka abaali bakyaddeyo). 68. (Luutu) naagamba nti mazima abo bemulaba bagenyi bange temunsonyiwaza. 69. Era mutye Katonda temunswaza. 70. Nebagamba nti: abaffe tetwakugaana (okuleeta wano) abantu!. 71. Naabagamba nti bawala bange baabo bwe muba nga mulina kukikola. 72. (Katonda agamba nti) ndayidde obulamu bwo (ggwe Muhammad) mazima bo mu kukola ebyo byonna, baali babuyaanira mu butamiivu bwabwe. 73. Okubwatuka (okwamaanyi) nekubatuukako nga enjuba evaayo. 74. (Netuvuunika ebyalo byabwe) netuzza waggulu waabyo wansi, netubafukirira amayinja ag'o mu bbumba eryokye. 75. Mazima mu ebyo mulimu obubonero eri abo abalondoozi b'obubonero. 76. Era mazima ebyalo ebyo (ebyazikirizibwa) biri ku kkubo erikyaliwo (agendayo asobola okubiraba). 77. Mazima mu ebyo mulimu akabonero (akalaga obusobozi bwa Katonda) eri abakkiriza. 78. Era mazima n'abantu b'omukibira baali beeyisa bubi. 79. Netubazikiriza era mazima abantu ab'emirundi ebiri (aba Luutu ne Swaibu) baali ku kkubo erimanyiddwa (buli ayitawo alabawo).

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute