Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
005

Al-Ma'idah 5:21 يا قوم ادخلوا الارض المقدسة التي كتب الله لكم ولا ترتدوا على ادباركم فتنقلبوا خاسرين ٢١

5:21
يَٰقَوۡمِ
ٱدۡخُلُواْ
ٱلۡأَرۡضَ
ٱلۡمُقَدَّسَةَ
ٱلَّتِي
كَتَبَ
ٱللَّهُ
لَكُمۡ
وَلَا
تَرۡتَدُّواْ
عَلَىٰٓ
أَدۡبَارِكُمۡ
فَتَنقَلِبُواْ
خَٰسِرِينَ
٢١
Abange bantu bange (mulwane) muyingire ensi entukuvu eyo Katonda gyeyabalagaanyisa, temukyukanga nemukubayo amabega (nemudduka) nemufuuka abafaafaganiddwa.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

Musa Reminds His People of Allah's Favors on Them; The Jews Refuse to Enter the Holy Land

Allah states that His servant, Messenger, to whom He spoke directly, Musa, the son of `Imran, reminded his people that among the favors Allah granted them, is that He will give them all of the good of this life

…

Musa Reminds His People of Allah's Favors on Them; The Jews Refuse to Enter the Holy Land

Allah states that His servant, Messenger, to whom He spoke di

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 5, Page 111, Juz 6

20. Era mujjukire Musa bweyagamba abantu be nti abange, bantu bange, mujjukire ekyengera Katonda kye yabawa bwe yabassaamu ba Nabbi (abangi), era mmwe n'abawa obuyinza era n'abawa ebintu byataawa muntu mulala yenna mu bitondebye. 21. Abange bantu bange (mulwane) muyingire ensi entukuvu eyo Katonda gyeyabalagaanyisa, temukyukanga nemukubayo amabega (nemudduka) nemufuuka abafaafaganiddwa. 22. Nebagamba nti owange Musa mazima ensi eyo, erimu abantu bakirimaanyi, era mazima tetuyinza kuyingira mpozzi nga bagifulumye, bwebagifuluma olwo ffe nga tuyingira. 23. Abasajja babiri mwabo abatya Katonda, nga era Katonda yabawa ekyengera kyobukkiriza nebagamba nti, mubalumbe nga muyita ku mulyango omunene, kemuyingira mazima ddala mujja kuwangula, naye Katonda yekka gwemuba mwekwatako, bwe muba nga muli bakkiriza. 24. Nebagamba nti owange Musa, mazima ffe tetujja kukiyingira ebbanga lye banaamala nga bakyakirimu, ggwe ne Katonda wo mugende mulwane ffe tusigadde wano. 25. (Musa) naagamba nti ayi Mukama omulabirizi wange mazima nze sifuga okugyako omwoyo gwange ne muganda wange, lamula wakati waffe ne wakati w’abantu abonoonyi. 26. Katonda (n’alamula) wakati waabwe naagamba nti ekyokuyingira kibagaaniddwa okumala emyaka ana, gyebaamala nga babulubuutira mu nsi, n’olwekyo tewennyamira olwabantu abajeemu.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute