Read and listen to Surah Al-Munafiqun with translation, tafsir, audio recitation, word-by-word meaning, and transliteration. Translation by African Development Foundation.
Abannanfusi bwe bajja gyoli (Ggwe Nabbi Muhammad (ﷺ)) bagamba nti tukkiriza nti mazima ddala ggwe oli Mubaka wa Katonda. Ne Katonda akimanyidde ddala nti mazima gwe oli Mubakawe, ate era Katonda akakasa nti mazima abannanfusi balimba nnyo.