Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
068

Al-Qalam 68:39 ام لكم ايمان علينا بالغة الى يوم القيامة ان لكم لما تحكمون ٣٩

68:39
أَمۡ
لَكُمۡ
أَيۡمَٰنٌ
عَلَيۡنَا
بَٰلِغَةٌ
إِلَىٰ
يَوۡمِ
ٱلۡقِيَٰمَةِ
إِنَّ
لَكُمۡ
لَمَا
تَحۡكُمُونَ
٣٩
Oba mulina e ndagano gye twabawa nga etuukira ddala ku lunaku lw'enkomerero ngebawa ebbeetu okwesalirawo nga bwemulaba.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

A Parable of the Removal of the Earnings of the Disbelievers

This is a parable that Allah made of the behavior of the Quraysh disbelievers with the great mercy, and tremendous favors He granted them. The mercy and favor of sending of Muhammad ﷺ to them. But they met him with denial, rejection and opp

…

A Parable of the Removal of the Earnings of the Disbelievers

This is a parable that Allah made of the behavior of the Quraysh disbelievers with the gre

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 68, Page 565, Juz 29

34. Mazima abatya Katonda baategekerwa e jjana ez'ebyengera ewa Katonda waabwe 35. Gwe ate abakkiriza twalibayisizza nga abonoonyi. 36. Mwaba ki, e nsonga muzisalawo mutya! 37. Simanyi mulinayo ekitabo mwemubisoma. 38. Era nga mukitaba ekyo mulimu nti mwe mulyesalirawo kyemwagala ku lunaku lw'enkomerero. 39. Oba mulina e ndagano gye twabawa nga etuukira ddala ku lunaku lw'enkomerero ngebawa ebbeetu okwesalirawo nga bwemulaba. 40. Babuuze ani eyesowolayo abe nga akulembera endowooza eyo. 41. Oba balinayo (ababeesiguza) nga babayita babeezi ba Katonda, kale nno bajjanga nabo bwebaba nga bogera mazima. 42. Ku lunaku olulibeera olw'okubikkula ku ntumbwe. Balikowoolwa okuvunnamira Katonda naye nga tebasobola. 43. Nga amaaso gaabwe makakkamu olw'obuswavu, nga bajjudde okunyomebwa so nga ate baakowolwa okuvunnamira Katonda nga bakyali balamu ne batakikola. 44. Kale ndeka noyo alimbisa ebigambo bino tujja kubatwaliriza mpola mpola nga tebamanyi. 45. Era mbalindiriza, anti entegeka zange nnywevu. 46. Abaffe wali obasabye empeera nebakaluubirirwa kusasula. 47. Oba bamanyi ebyewala nga babiwandiika (nga bebyelamuza, era nga biraga nti bagenda kubeera bulungi).

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute