Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
054

Al-Qamar 54:46 بل الساعة موعدهم والساعة ادهى وامر ٤٦

54:46
بَلِ
ٱلسَّاعَةُ
مَوۡعِدُهُمۡ
وَٱلسَّاعَةُ
أَدۡهَىٰ
وَأَمَرُّ
٤٦
(Byonna bye baliko temuli) wabula olunaku lw’enkomerero ye ndagaano yaabwe era olunaku lw’enkomerero lwelusinga obukalubo n’obukaawu.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Story of Fir`awn and His People

Allah the Exalted narrates to us the story of Fir`awn and his people. A Messenger came to them from Allah, Musa supported by his brother Harun. Their Messengers delivered good news if they believe, and a warning if they rejected the Message. Allah supported Musa an

…

The Story of Fir`awn and His People

Allah the Exalted narrates to us the story of Fir`awn and his people. A Messenger came to them from Allah, Musa sup

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 54, Page 530, Juz 27

41. Mazima okulabula kwajjira abantu ba Firawo. 42. Baalimbisa ebigambo byaffe byonna, olwo nno netubakwata enkwata ya Nantakubwa ku mukono, nannyini buyinza. 43. Abakafiiri ba mmwe be balungi okusinga abo! oba (ekibayinula) mulina akalagaane ku butavunaanwa nga kawandiikibwa mu bitabo ebitukuvu ebyasooka. 44. Oba (ekibayinula lwakuba) bagamba nti ffe tuli bangi nga twegasse tusobola okwetaasa. 45. (Zibasanze) ekibiina (ekyo) kijja kuwangulwa era bakubeyo amabega (badduke). 46. (Byonna bye baliko temuli) wabula olunaku lw’enkomerero ye ndagaano yaabwe era olunaku lw’enkomerero lwelusinga obukalubo n’obukaawu. 47. Mazima abonoonyi bali mu bubuze na bugwi bwa ddalu. 48. (Bandibadde bajjukira) olunaku lwe baliwalulwa ku byenyi byabwe mu muliro (nga bwe bagambibwa nti) mukombe ku bulumi bw’omuliro Sakara. 49. Mazima ffe buli kintu twakitonda mu ngeri nga bwe kisaana okuba. 50. (Ate mu kukola ebintu byonna) ekiragiro kyaffe tekiri okugyako kimu nga kiringa lutemya lwa liiso. 51. Era ddala twazikiriza abafaanana nga mmwe, abaffe waliyo eyebuuliridde. 52. Na buli kintu kyonna kye baakola kiri mu kitabo. 53. Era buli kitono n'ekinene kyawandiikibwa. 54. Mazima abatya Katonda balibeera mu jjana n’emigga (egiriba gikulukutira wansi waazo). 55. Mu kifo ekya mazima ew’omufuzi nannyini buyinza.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute