Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
053

An-Najm 53:48 وانه هو اغنى واقنى ٤٨

53:48
وَأَنَّهُۥ
هُوَ
أَغۡنَىٰ
وَأَقۡنَىٰ
٤٨
Era nti mazima yye ya gaggawaza era naayavuwaza.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

Some Attributes of the Lord, that He returns Man as He originated Him, and some of what He does with His Servants

Allah the Exalted said,

وَأَنَّ إِلَى رَبِّكَ الْمُنتَهَى

(And that to your Lord is the End.) meaning, the return of everything on the Day of Resurrection. Ibn Abi Hatim recorded that `Amr

…

Some Attributes of the Lord, that He returns Man as He originated Him, and some of what He does with His Servants

Allah the Exalted said,

وَأَنَّ إِلَى

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 53, Page 528, Juz 27

33. Abaffe olabye oyo akyuka (naava ku mazima). 34. Era nawaayo katono bwamala ate nammira ddala. 35. Abaffe (ekimukozesa ekyo) lwakuba nti alina okumanya ebyekusifu, olwo nno naaba nga abiraba. 36. Oba tabuulirwanga ebyo ebiri mu bitabo bya Musa. 37. Ne Ibrahim oyo eyatuukiriza (bwe yalaganyisa Katonda). 38. (Ebyo ebigamba nti) tewali mwoyo gulyetikka kibi kya mulala. 39. Era nti omunu tagenda kufuna okugyako ekyo kye yakolerera. 40. Era nti mazima okukola kwe kya ddaaki kulirabwa. 41. Oluvanyuma alikusasulwamu empeera esinga okuba enzijuvu. 42. Era nti mazima ewa Mukama omulabirizi wo yeeri enkomerero (ya buli kimu). 43. Era nti mazima yye yaasesa era yaakaabya. 44. Era nti mazima yye yatta era yaawa obulamu. 45. Era nti mazima yatonda emitindo ebiri omusajja n'omukazi. 46. Abagya mu mazzi agazaala bwe gafulumizibwa (negateekebwa mu kifo ekituufu). 47. Era nti mazima kuli ku ye yekka okusibusa okulala (okuzuukiza). 48. Era nti mazima yye ya gaggawaza era naayavuwaza. 49. Era nti mazima yye ye Mukama omulabirizi we munyeenye eyitibwa Shiiraa (abakafiiri gye basinzanga). 50. Era nti mazima yye yazikiriza abe kibiina kya A'adi abasooka. 51. Na be kibiina kya Thamud era nga teyalekawo (wadde omu). 52. Na bantu ba Nuhu mu kusooka anti mazima bo be baali basinga okweyisa obubi n'okubula. 53. Era ye yae yazikiriza abantu ba be kitundu ekyavuunikibwa (Sodoma ne gomora). 54. Olwo nno ne kikibuutikira ekya kibuutikira. 55. Kale olwo kiriwa ku byengera bya Mukama omulabiri wo kyobuusabuusa!. 56. Ono (omubaka Muhammad) mutiisa ali mu luse lwa batiisa abaakulembera. 57. Enkomerero esembedde. 58. Tewali ayinza kugizzaayo bweriba ezze mpozzi Katonda. 59. Abaffe ebigambo bino bye mujereegerera. 60. Nemuba nga museka nemutakaaba. 61. Nga nammwe muzannya buzannyi. 62. Kale muvunname ku lwa Katonda era mumusinze (ekyo kye kisinga ebya mmwe bye mulimu).

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute