Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
055

Ar-Rahman 55:52 فيهما من كل فاكهة زوجان ٥٢

55:52
فِيهِمَا
مِن
كُلِّ
فَٰكِهَةٖ
زَوۡجَانِ
٥٢
Mu zombi mulimu ku buli kika kya kibala emitindo ebiri ebiri.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Delight of Those Who have Taqwa in Paradise

Allah the Exalted said,

وَلِمَنْ خَافَ مَقَامَ رَبِّهِ

(But for him who fears the standing before his Lord,) on the Day of Resurrection,

وَنَهَى النَّفْسَ عَنِ الْهَوَى

(And restrained himself from the desires.) (79:40), and does not indulge nor prefer this

…

The Delight of Those Who have Taqwa in Paradise

Allah the Exalted said,

وَلِمَنْ خَافَ مَقَامَ رَبِّهِ

(But for him who fears the standing before his Lor

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 55, Page 533, Juz 27

46. Era oyo eyatya okuyimirira mu kifo kya Mukama omulabirizi we alina e jjana bbiri. 47. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 48. Ezirimu amatabi agalanda. 49. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 50. Mu zombi (e jjana) mulimu ensulo bbiri ezikulukuta. 51. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 52. Mu zombi mulimu ku buli kika kya kibala emitindo ebiri ebiri. 53. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 54. (Abalibeeramu) baliba bagalamidde ku byaliiro, nga munda mwabyo mulimu Liiri omuzito, nga ne nimiro za jjana zombi ebibala byamwo bireebeeta (byangu bya kulaba era byangu bya kunoga). 55. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 56. Mu zo (e jjana) mulimu abakyala abamaaso amakkakkamu (embeerera) nga tebakwatwangako muntu yenna wadde ejinni oluberyeberye lwabwe (abo abaliba babaweereddwa mu jjana). 57. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 58. (Olwo bulungi bwabwe) baliba nga Yaakut ne Marijaan (amayinja ag’omuwendo). 59. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni). 60. Abaffe empera y’okukola obulungi (eyinza okuba ekintu ekirala kyonna) okugyako okusasulwa obulungi. 61. Kaakano kiriwa kye mulimbisa ku byengera bya Mukama omulabirizi wa mmwe (mmwe ab’emirundi ebiri abantu na majinni).

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute