Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
037

As-Saffat 37:26 بل هم اليوم مستسلمون ٢٦

37:26
بَلۡ
هُمُ
ٱلۡيَوۡمَ
مُسۡتَسۡلِمُونَ
٢٦
Wabula bo ku lunaku olwa leero bagenda kukkiriza (nti tebalina bya kukola kuvvuunuka buzibu bwe balibeeramu).
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Day of Recompense

Allah tells us what the disbeliever will say on the Day of Resurrection, how they will blame themselves and admit that they wronged themselves in this world. When they see the horrors of the Day of Resurrection with their own eyes, they will be filled with regret at the time wh

…

The Day of Recompense

Allah tells us what the disbeliever will say on the Day of Resurrection, how they will blame themselves and admit that they wron

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 37, Page 447, Juz 23

22. (Ba Malayika baliragirwa nti) mukungaanye abo abeeyisa obubi wamu n'ababafaanana n'ebyo bye baasinzanga. 23. Nebava ku Katonda olwo nno mubalage ekkubo eridda eri omuliro Jahiimu. 24. Era nga (temunnabatwala) mubayimirize (mu bbaliro) mazima bo balina okubuuzibwa. 25. (Olwo nno bagambibwe) nti: mubaddeki lwaki temwetaasa!. 26. Wabula bo ku lunaku olwa leero bagenda kukkiriza (nti tebalina bya kukola kuvvuunuka buzibu bwe balibeeramu). 27. Abamu ne boolekera bannaabwe nga bawaanyisiganya ebigambo. 28. (Abagoberezi) ne bagamba (bebaagoberera) nti mazima mmwe mwalinga mutujjira nga mutuyita ku ddyo. 29. (Abaagobererwa) baligamba nti nedda wabula temwali bakkiriza. 30. Era tetwabalinaako buyinza bwonna wabula mwali bantu abeewagguzi. 31. Olwo nno ekigambo kya Mukama omulabirizi waffe nekitukakatako (fenna) mazima ddala ffe tuteekwa kukomba (ku bibonerezo). 32. Twababuza era mazima ddala ffe (okugenda okubabuza) twali babuze. 33. Mazima bo (ab'emirundi ebiri) bagenda kwegatta mu kibonerezo. 34. Mazima ffe bwe tutyo bwe tukola aboonoonyi. 35. Mazima bo bwe baagambibwanga nti tewali kisinzibwa kyonna okugyako Katonda baali nga beekuza. 36. Nebagamba nti mazima ffe tuyinza okuleka ba katonda baffe ku lw'omuyimbi omulalu. 37. Nedda (Nabbi Muhammad talinga bwe bagamba) wabula yajja na mazima era n’akakasa ababaka (abaamukulembera). 38. Mazima ddala mmwe muli ba kukomba ku bibonerezo ebiruma ennyo. 39. Era temugenda kusasulwa wabula ebyo bye mwakolanga.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute