Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
026

Ash-Shu'ara 26:113 ان حسابهم الا على ربي لو تشعرون ١١٣

26:113
إِنۡ
حِسَابُهُمۡ
إِلَّا
عَلَىٰ
رَبِّيۖ
لَوۡ
تَشۡعُرُونَ
١١٣
. Okubalibwa kwa bwe tekuli okugyako kuli ku Mukama omulabirizi wange singa mubadde mumanyi.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Demand of the People of Nuh and His Response

They said: "We do not believe in you, and we will not follow you and become equal to the meanest of the people, who follow you and believe in you, and they are the lowest among us."

قَالُواْ أَنُؤْمِنُ لَكَ وَاتَّبَعَكَ الاٌّرْذَلُونَ - قَالَ وَمَا عِلْ
…

The Demand of the People of Nuh and His Response

They said: "We do not believe in you, and we will not follow you and become equal to the meanest of th

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 26, Page 372, Juz 19

105. . Abantu ba Nuhu baalimbisa ababaka. 106. . Mu kiseera muganda waabwe Nuhu we yabagambira nti abaffe temutya (Katonda). 107. . Mazima nze gye muli ndi mubaka omwesigwa. 108. . Kale mutye Katonda era mungondere. 109. . Era sikibasabirako mpeera, empeera yange teri okugyako ku Mukama omulabirizi w'ebitonde byonna. 110. . Kale mutye Katonda era mungondere. 111. . Nebagamba nti abaffe tukukkirize nga abakugoberedde be ba wansi. 112. . Naagamba nti: mmanya ntya bye baali bakola. 113. . Okubalibwa kwa bwe tekuli okugyako kuli ku Mukama omulabirizi wange singa mubadde mumanyi. 114. . Ate nze siri wa kugoba bakkiriza (olw'okuba ba wansi). 115. . Nze siri okugyako omutiisa ow'olwatu. 116. . Nebagamba nti: owange Nuhu bwo teekomeko ojja kubeerera ddala mu b'okukubwa amayinja. 117. . Naagamba nti ayi Mukama omulabirizi wange mazima abantu bange bannimbisizza. 118. . Kale salawo wakati wange nabo olusalawo olwannamaddala, era omponye owonye n'abakkiriza bendi nabo. 119. . Ne tumuwonya n'abo abaali naye mu lyato eryali lijjudde. 120. . Oluvanyuma twazikiriza abaasigala. 121. . Mazima mu ekyo mulimu eky'okuyiga naye abasinga obungi mu bo tebakkiriza. 122. . Era mazima Mukama omulabiriziwo ddala yye ye nantakubwa ku mukono omusaasizi.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute