Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
026

Ash-Shu'ara 26:88 يوم لا ينفع مال ولا بنون ٨٨

26:88
يَوۡمَ
لَا
يَنفَعُ
مَالٞ
وَلَا
بَنُونَ
٨٨
. Olunaku emmaali n'abaana lwe bitaligasa.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Prayer of Ibrahim for Himself and for His Father

Here Ibrahim, upon him be peace, asks his Lord to give him Hukm. Ibn `Abbas said, "This is knowledge."

وَأَلْحِقْنِى بِالصَّـلِحِينَ

(and join me with the righteous.) means, `make me one of the righteous in this world and the Hereafter.' This is like

…

The Prayer of Ibrahim for Himself and for His Father

Here Ibrahim, upon him be peace, asks his Lord to give him Hukm. Ibn `Abbas said, "This is knowled

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 26, Page 371, Juz 19

69. . Era basomere ebigambo ebikwata ku Ibrahim. 70. . Bwe yagamba kitaawe n'abantu be nti musinza biki. 71. . Nebagamba nti tusinza amasanamu tubeera we gali era ne tugawa ebiseera bingi mu kugasinza. 72. . (Ibrahim) naagamba nti abaffe bwe musaba gabawulira. 73. . Oba gabagasa oba gasobola okubatuusaako akabi. 74. . Nebagamba nti nedda wabula bwe tutyo bakadde baffe bye twasanga bakola. 75. . Naagamba nti mulaba ebyo bye musinza. 76. . Mmwe ne bakadde ba mmwe abaabakulembera. 77. . Mazima byo balabe bange, okugyako Mukama omulabirizi w'ebitonde byonna. 78. . Oyo eyantonda, yye y'annungamya. 79. . Era yye yooyo andiisa nannyweesa. 80. . Era bwe ndwala yye y'amponya. 81. . Era yooyo anzita ate nampa obulamu. 82. . Era yye gwe ndulunkanira abe nga ansonyiwa ebyonoono byange ku lunaku lw'okusasulwa. 83. . Ayi Mukama omulabirizi ngabira okumanya ensonga era onsisinkanye abalongoofu. 84. . Era onteerewo okwogerwako obulungi mu balijja oluvanyuma. 85. . Era onteeke mu balisikira e jjana ey'ebyengera. 86. . Era sonyiwa Kitange mazima yye yali mu babuze. 87. . Era tonswazanga olunaku lwe balizuukizibwa. 88. . Olunaku emmaali n'abaana lwe bitaligasa. 89. . Okugyako (aliganyulwa) yooyo alijja ewa Katonda n'omutima omuyonjo. 90. . E jjana erisembezebwa eri abatya Katonda. 91. . N'omuliro ne gulagibwa eri ababuze. 92. . Era bagenda kugambibwa nti biriwa ebyo bye mwasinzanga. 93. . Ne muleka Katonda, abaffe bisobola okubataasa oba byo bisobola okwetaasa. 94. . Olwo nno ne bakasukibwa mu gwo bo n'ababuze. 95. . Na bonna abali muggye lya Ibuliisu. 96. . Baligamba nga bali mu gwo nga bakaayagana (nti). 97. . Tulayira Katonda nti mazima ddala twali mu bubuze obw'olwatu. 98. . Bwe twabenkanya (mmwe) ne Mukama omulabirizi w'ebitonde byonna. 99. . Era tewali yatubuza okugyako aboonoonyi. 100. . N'olwekyo tetulina bawolereza. 101. . Wadde ow'omukwano alumirwa. 102. . Naye singa tubadde tulina omukisa (okudda ku nsi) ne tuba mu bakkiriza. 103. . Mazima mu ekyo mulimu eky'okuyiga naye abasinga obungi mu bo tebakkiriza. 104. . Era mazima Mukama omulabiriziwo ddala yye ye nantakubwa ku mukono omusaazizi.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute