Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
009

At-Tawbah 9:54 وما منعهم ان تقبل منهم نفقاتهم الا انهم كفروا بالله وبرسوله ولا ياتون الصلاة الا وهم كسالى ولا ينفقون الا وهم كارهون ٥٤

9:54
وَمَا
مَنَعَهُمۡ
أَن
تُقۡبَلَ
مِنۡهُمۡ
نَفَقَٰتُهُمۡ
إِلَّآ
أَنَّهُمۡ
كَفَرُواْ
بِٱللَّهِ
وَبِرَسُولِهِۦ
وَلَا
يَأۡتُونَ
ٱلصَّلَوٰةَ
إِلَّا
وَهُمۡ
كُسَالَىٰ
وَلَا
يُنفِقُونَ
إِلَّا
وَهُمۡ
كَٰرِهُونَ
٥٤
Tewali kyagaanyisa kuwaayo kwabwe kukkirizibwa, okugyako okuba nti, mazima ddala bo baagyemera Katonda n’omubakawe, era tewali lwe bagenda kusaala okugyako nga bagayaavu, era tebawaayo okugyako lwa buwaze.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

قُلْ

(Say), O Muhammad to them,

هَلْ تَرَبَّصُونَ بِنَآ

(Do you wait for us), anything,

إِلاَ إِحْدَى الْحُسْنَيَيْنِ

(except one of the two best things), martyrdom or victory over you, according to the meaning given by Ibn `Abbas, Mujahid, Qatadah, and others.

وَنَحْنُ نَتَرَبَّصُ بِكُمْ

(while we awai

…
قُلْ

(Say), O Muhammad to them,

هَلْ تَرَبَّصُونَ بِنَآ

(Do you wait for us), anything,

إِلاَ إِحْدَى الْحُسْنَيَيْنِ

(except one of the two best things)

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 9, Page 195, Juz 10

49. Mu bo mulimu omuntu agamba nti, nsaba onzikirize nneme kugenda ku lutalo, era tonteeka mu kikemo, abange abo nno mu kikemo mwennyini mwe baagwa, mazima omuliro Jahannama gwetoolodde abakaafiiri. 50. Bwotuukibwako e kirungi, kibanakuwaza, ate bw’otuukibwako e kibi, bagamba nti, ffe ekyo twakirabirawo ne tukyekeengera, olwo nno nebadda mu maka gaabwe nga basanyufu. 51. (Ggwe Muhammad) gamba nti tewali kitutuukako okugyako Katonda kye yatuwandiikako, yye, ye mutaasa waffe, abakkiriza Katonda yekka gwe bateekwa okwesiga, 52. Gamba (ggwe Muhammad), mulina kye musuubira okututuukako ekitali e kimu ku birungi e bibiri (okuwangula olutalo oba okuwangulwa netuyingira e jjana), ng’ate ffe tubalindiridde Katonda abatuusaako ebibonerezo okuva gyali, oba abibatuseeko ng’abiyisa ku mikono gyaffe, kale mulindirire naffe tulindirira wamu na mmwe. 53. Gamba (ggwe Muhammad), kamuweeyo mu mmaali ya mmwe mu ngeri y’akyeyagalire oba ey’obuwaze, (okugaba kwa mmwe okwo) tekugenda kukkirizibwa kuva gye muli, anti mazima ddala mmwe muli abantu aboonoonyi. 54. Tewali kyagaanyisa kuwaayo kwabwe kukkirizibwa, okugyako okuba nti, mazima ddala bo baagyemera Katonda n’omubakawe, era tewali lwe bagenda kusaala okugyako nga bagayaavu, era tebawaayo okugyako lwa buwaze. 55. Emmaali yaabwe n’abaana baabwe tebikuyigula ttama, anti mazima Katonda ayagala kubabonereza nabyo mu bulamu obw'ensi, era batuuke okussa omukka ogusembayo nga bakaafiiri. 56. Era balayira Katonda nti, mazima bo ba mu mmwe, naye ssi ba mu mmwe, mazima bo, bantu batiitiizi. 57. Singa bafuna obuddukiro, oba e mpuku, oba e kifo aweekukumwa, bandidduse okugenda gye kiri nga baduma. 58. Ate mu bo mulimu abakusongamu e mimwa ku nsonga ya saddaaka, bwe baweebwako basiima, ate bwe bataweebwa, olwo nno nebasunguwala. 59. Singa bamatira n'ekyo Katonda n’omubakawe kye baabawa, era ne bagamba nti Katonda waffe atumala, Katonda ajja kutuwa mu bigabwabye e bingi n’omubakawe bwatyo, anti mazima ddala ffe ewa Katonda gye tuyaayaanira okudda.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute