Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
052

At-Tur 52:23 يتنازعون فيها كاسا لا لغو فيها ولا تاثيم ٢٣

52:23
يَتَنَٰزَعُونَ
فِيهَا
كَأۡسٗا
لَّا
لَغۡوٞ
فِيهَا
وَلَا
تَأۡثِيمٞ
٢٣
(Nga bali mu jjana) baliyayaanira amagiraasi ge byo kunywa, naye nga ssi kujikubiramu lwogoolo wadde ebigambo ebikyafu.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Offspring of Righteous Believers will be elevated to Their Grades in Paradise

In this Ayah, Allah the Exalted affirms His favor, generosity, graciousness, compassion and beneficence towards His creation. When the offspring of the righteous believers imitate their parents regarding faith, Allah wi

…

The Offspring of Righteous Believers will be elevated to Their Grades in Paradise

In this Ayah, Allah the Exalted affirms His favor, generosity, gracio

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 52, Page 524, Juz 27

17. Mazima abatya Katonda baliba mu jjana n'ebyengera. 18. Nga beyagala olwebyo Mukama omulabirizi waabwe byalibawa, era Mukama omulabirizi waabwe nabawonya ebibonerezo ebyomuliro Jahiimu. 19. (Abeeyisa obulungi baligambibwa nti) mulye era munywe, nga muyozayozebwa olwebyo bye mwakola. 20. Baliba besigamye ku bitanda nga bisimbiddwa ennyiriri era tugenda ku bagatta na bakyala abo mu jjana. 21. Abo abakkiriza, era ezzadde lyabwe neribagoberera mu bukkiriza, twakkiriza ezzadde lyabwe okubagoberera (baleme kufuna kiwubaalo obutaba nabo) era tetulikendeeza ku mirimu gyabwe kintu kyonna, era nga buli muntu (yye) gwe musingo gwebyo bye yakola. 22. Era (nga ogyeko ebyogeddwa waggulu) tulibongeza ebibala n'ennyama ebyo bye baliyagala. 23. (Nga bali mu jjana) baliyayaanira amagiraasi ge byo kunywa, naye nga ssi kujikubiramu lwogoolo wadde ebigambo ebikyafu. 24. Era abalenzi abaliba balabika nga l'ulu akuumwa ennyo baliba babetoololamu nga babaweereza. 25. Era (abaliba mu jjana) abamu balyolekera bannabwe nga bewunaganya. 26. Nga bagamba nti mazima ffe mukusooka twabanga mu bantu baffe nga tutya (ebibonerezo bya Katonda). 27. Katonda natugonnomolako ekyengera, naatuwonya ebibonerezo byo muliro samuumu. 28. (Anti) mazima ffe okusooka twamusabanga (twamusinzanga), mazima yye yaayisa obulungi, omusaasizi ennyo.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute