Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
052

At-Tur 52:48 واصبر لحكم ربك فانك باعيننا وسبح بحمد ربك حين تقوم ٤٨

52:48
وَٱصۡبِرۡ
لِحُكۡمِ
رَبِّكَ
فَإِنَّكَ
بِأَعۡيُنِنَاۖ
وَسَبِّحۡ
بِحَمۡدِ
رَبِّكَ
حِينَ
تَقُومُ
٤٨
Kale gumikiriza ku kusalawo kwa Mukama omulabirizi wo, anti mazima ggwe oli wansi wa kulabirira kwaffe. Era tendereza ebitendo bya Mukama omulabirizi wo, buli lwoliyimirira (okusaala).
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Stubbornness of the Idolators; Their Punishment

Allah the Exalted reaffirms the stubbornness of the idolators and their ignorance of what goes around them,

وَإِن يَرَوْاْ كِسْفاً مِّنَ السَّمَآءِ سَـقِطاً

(And if they were to see a piece of the heaven falling down,) meaning, on them as punishment,

…

The Stubbornness of the Idolators; Their Punishment

Allah the Exalted reaffirms the stubbornness of the idolators and their ignorance of what goes arou

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 52, Page 525, Juz 27

29. Kale nno buulirira (ggwe Muhammad) anti ggwe olwe kyengera kya Mukama omulabirizi wo, toli mulaguzi wadde mulalu (nga abamu bwe babijweteka). 30. Oba bagamba nti (Muhammad) mutontomi gwetulekedde okukwata kwa walumbe. 31. Bagambe nti mulindirire, anti mazima nze ndi wamu na mmwe mu balindirira. 32. Abaffe amagezi gaabwe ge gabalagira kino oba bo bantu abaabula!. 33. Oba bagamba nti (Muhammad) yajegunjirawo (Kur’ani ssi bwekiri) wabula tebakkiriza. 34. (Bwekiba nga yajigunjaawo) kale baleete ebigambo ebigifaanana bwebaba nga boogera mazima. 35. Oba batondwa awatali kintu (nti tewali Katonda yabatonda!) oba bo be batonda (ebitonde byonna nga nabo mwebali). 36. Oba be baatonda eggulu omusanvu ne nsi, nedda wabula bo tebakkiriza. 37. Oba be balina amawanika ga Mukama omulabirizi wo, oba bo be balina obuyinza (ku buli kintu). 38. Oba balina amadaala nga gebakozesa okuwuliriza ebifa waggulu (bwekiba bwekityo) kale abawuliriza baabwe baleete obujulizi obweyolefu. 39. Oba (Katonda) alina abaana ba buwala ate nga mmwe mulina abo bulenzi. 40. Oba obasaba musaala olwo nno bo nebaba nga bakaluubirirwa kusasula. 41. Oba balina okumanya ebyekusifu ne baba nga bo bawandiika (ebyekusifu bye bamanyi nebaba nga tebetaaga ggwe kubategeeza). 42. Oba baagala kukola nkwe (bakulemese) wabula abo abakaafuwala be bakosebwa enkwe (ezo). 43. Oba balina ekisinzibwa ekitali Katonda (nga kye kibayinula), Katonda musukkulumu kwebyo bye bamugattako. 44. Olw'obutakkiriza bwabwe ne bwe balaba ekibajjo nga kigwa okuva waggulu (kibazikirize) bandigambye nti bire ebyetuumye. 45. Kale baleke okutuusa lwe balisisinkana olunaku lwabwe, olwo, ku lwo, lwe balizikirizibwa. 46. Olunaku enkwe zaabwe lwe zitalibagasa kintu kyonna, era nga bo tebalidduukirirwa. 47. Awamu n'ekyo mazima abo abeeyisa obubi batuusibwako ebibonerezo (ebirala kuno ku nsi) nga tebannatuuka ku biri, naye abasinga obungi ku bo tebamanyi. 48. Kale gumikiriza ku kusalawo kwa Mukama omulabirizi wo, anti mazima ggwe oli wansi wa kulabirira kwaffe. Era tendereza ebitendo bya Mukama omulabirizi wo, buli lwoliyimirira (okusaala). 49. Era n'ekiro mutendereze era omutendeze ekiseera we emmunyeenye wezibulira.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute