Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
039

Az-Zumar 39:56 ان تقول نفس يا حسرتا على ما فرطت في جنب الله وان كنت لمن الساخرين ٥٦

39:56
أَن
تَقُولَ
نَفۡسٞ
يَٰحَسۡرَتَىٰ
عَلَىٰ
مَا
فَرَّطتُ
فِي
جَنۢبِ
ٱللَّهِ
وَإِن
كُنتُ
لَمِنَ
ٱلسَّٰخِرِينَ
٥٦
Omuntu aleme kutuuka kugamba nti zinsanze ku lw'ebyo bye nnayonoona ku bikwata ku Katonda era nga ddala nnali ku nsi mu banyooma.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Call to repent before the Punishment comes

This Ayah is a call to all sinners, be they disbelievers or others, to repent and turn to Allah. This Ayah tells us that Allah, may He be blessed and exalted, will forgive all the sins of those who repent to Him and turn back to Him, no matter what or ho

…

The Call to repent before the Punishment comes

This Ayah is a call to all sinners, be they disbelievers or others, to repent and turn to Allah. This Ay

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 39, Page 464, Juz 24

53. Bagambe nti: abange baddu bange abo abayitiriza okwonoona ku myoyo gyabwe temuggwangamu ssuubi ku kusaasira kwa Katonda, mazima Katonda asonyiwa ebyonoono byonna, mazima yye ye musonyiyi ennyo omusaasizi ennyo. 54. Era mwemenye mudde ewa Mukama omulabirizi wa mmwe era mweweeyo gyali, nga ebibonerezo tebinnabajjira ate ne muba nga temuli ba kutaasibwa. 55. Era mugoberere ebirungi ebyo ebyassibwa gye muli nga biva ewa Mukama omulabirizi wa mmwe oluberyeberye nga ebibonerezo tebinnaba kubajjira ekibwatukira nga na mmwe temumanyi. 56. Omuntu aleme kutuuka kugamba nti zinsanze ku lw'ebyo bye nnayonoona ku bikwata ku Katonda era nga ddala nnali ku nsi mu banyooma. 57. Oba ogambe nti singa mazima Katonda yannungamya naalibadde mu batya (Katonda). 58. Oba bwoliraba ebibonerezo oligamba nti ddala singa nnina okuzzibwayo nembeera mu balongoosa. 59. (olyanukulwa nti) nedda ebigambo byange byakujjira n'obirimbisa era neweekuza nooba owo mu bakaafiiri. 60. Era ku lunaku lw'enkomerero abo abaayogera obulimba ku Katonda oliraba ebyenyi byabwe nga biddugadde (ate lwaki tebaliba batyo!), abaffe mu muliro Jahannama temuli nfo zaabo abeekuza?. 61. Era Katonda agenda kuwonya abo abaamutya nga abawa okwesiima kwabwe (olw'ejjana gyalibayingiza). Akabi (k’ebibonerezo) tekagenda kubatuukako era bo ssi baakunakuwala. 62. Katonda, ye mutonzi wa buli kintu era yye, ye mutambuza wa buli kintu. 63. Era yaalina ebiyimiriddeko entambula y'eggulu omusanvu n'ensi, ate abo abaawakanya ebigambo bya Katonda, abo bo be b'okufaafaaganirwa.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute