Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
041

Fussilat 41:41 ان الذين كفروا بالذكر لما جاءهم وانه لكتاب عزيز ٤١

41:41
إِنَّ
ٱلَّذِينَ
كَفَرُواْ
بِٱلذِّكۡرِ
لَمَّا
جَآءَهُمۡۖ
وَإِنَّهُۥ
لَكِتَٰبٌ
عَزِيزٞ
٤١
Mazima abo abawakanya okubuulirira (Kur’ani) bwe kwa bajjira (kalibajjutuka) era mazima yo (Kur’ani) kitabo kya kitiibwa.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Punishment of the Deniers and the Description of the Qur'an

إِنَّ الَّذِينَ يُلْحِدُونَ فِى ءَايَـتِنَا

(Verily, Yulhiduna Fi Our Ayat) Ibn `Abbas said, "Al-Ilhad means putting words in their improper places." Qatadah and others said, "It means disbelief and obstinate behavior."

لاَ يَخْفَوْنَ عَلَ
…

The Punishment of the Deniers and the Description of the Qur'an

إِنَّ الَّذِينَ يُلْحِدُونَ فِى ءَايَـتِنَا

(Verily, Yulhiduna Fi Our Ayat) Ibn `Abbas s

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 41, Page 481, Juz 24

33. Ani ow'ebigambo ebirungi okusinga oyo akowoola (abantu) okudda eri Katonda era naakola emirimu emirongoofu era naagamba nti mazima nze ndi mu beewa ewa Katonda?. 34. Era ekirungi n'ekibi tebyenkana, ggyawo (ekibi) ng’okozesa ekyo ekisinga obulungi, onogenda okulaba nga oyo awabadde wakatiiwo naye obulabe nga ddala yye ye womukwano ffa nfe. 35. Era (ekyo) tebayinza ku kiweebwa okugyako abo abagumikiriza era tayinza kukiweebwa okugyako ow'omukisa ogwamaanyi. 36. Wabula singa wabaawo ekikulabankanya nga kiva mu Sitane, oteekwa okusaba obukuumi ewa Katonda, mazima yye yaawulira ennyo, omumanyi. 37. Ne mu bubonero bwe (obulaga obuyinza bwe) kye kiro n’emisana ne njuba n’omwezi, temuvunnamiranga enjuba wadde omwezi, muvunnamirenga Katonda oyo eyabitonda bwe muba nga yye yekka gwe musinza. 38. (Naye bwe baneekuza (ssi kikulu) anti abo abali ewa Mukama omulabirizi wo bamutendereza ekiro n’emisana era nga bo tebakoowa. 39. Era mu bubonero bwe (kwe kuba nti) mazima ggwe olaba ensi nga nkalu ketugitonnyesaako amazzi yenyeenya (nefuuka yakiragala) era neyongera okumeza ebimera. Mazima oyo agizzaamu obulamu (neeba ngimu) ddala wa kuzuukiza abafu mazima yye muyinza wa buli kintu kyonna. 40. Mazima abo abawalaaza empaka mu bigambo byaffe tebatwekwese, abaffe oyo alisuulwa mu muliro yaasinga obulungi oba oyo alijja ku lunaku lw’enkomerero ng’ali mirembe, (kale) mukole bye mwagala mazima yye (Katonda) alabira ddala ebyo bye mukola. 41. Mazima abo abawakanya okubuulirira (Kur’ani) bwe kwa bajjira (kalibajjutuka) era mazima yo (Kur’ani) kitabo kya kitiibwa. 42. Obutali butuufu tebuyinza kujijjira kuva mu maaso gaayo, wadde mabega waayo, essibwa nga eva wa Mugoba nsonga atenderezebwa ennyo (Katonda). 43. Ggwe (Muhammad) tewali bikugambwa okugyako nga bya gambwa dda ababaka abakukulembera. Mazima Mukama omulabiriziwo ye nannyini kusonyiwa era ye nannyini bibonerezo ebiruma. 44. Singa twafuula Kur’ani eno nga ya lulimi olutali luwarabu (abawarabu) ddala baligambye nti singa ebigambo byayo byannyonnyolwa (netuba nga tubitegeera, kati ate) eri mu lumimi olutali luwarabu ate nga ekkira ku muwarabu, bagambe nti yyo ku bakkiriza kya kulungama era kya kuwonya, ate abo abatakkiriza amatu gaabwe galimu envumbo, olwo nno yo ku bo buzibe bwa maaso, abo bakowoolwa okuva mu kifo ekyewala (n'olwekyo ssi bangu ba kuwuliza).

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute