Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
041

Fussilat 41:49 لا يسام الانسان من دعاء الخير وان مسه الشر فييوس قنوط ٤٩

41:49
لَّا
يَسۡـَٔمُ
ٱلۡإِنسَٰنُ
مِن
دُعَآءِ
ٱلۡخَيۡرِ
وَإِن
مَّسَّهُ
ٱلشَّرُّ
فَيَـُٔوسٞ
قَنُوطٞ
٤٩
Omuntu takoowa kusaba (okufuna) obulungi naye akabi bwe kamutuukako aggwamu essuubi naakutuka n'okusuubira.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

Man is fickle when Ease comes to Him after Difficulty

Allah tells us that man never gets bored of asking his Lord for good things, such as wealth, physical health, etc., but if evil touches him -- i.e., trials and difficulties or poverty --

فَيَئُوسٌ قَنُوطٌ

(then he gives up all hope and is lost in de

…

Man is fickle when Ease comes to Him after Difficulty

Allah tells us that man never gets bored of asking his Lord for good things, such as wealth, phys

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 41, Page 482, Juz 25

47. Gyali okumanya olunaku lw'enkomerero gye kuzzibwa, ebibala tebiva mu bikuta byabyo, era ekikazi tekifuna lubuto wadde okuzaala wabula ku lwakumanya kwe, n’olunaku (Katonda) lwalibakowoola (ng'a babuuza) nti baliwa abo bemwangattako? baligamba nti tukutegeeza nti tewali nomu mu ffe ayinza kuba mujulizi (kw'ekyo ekyokuba nti olina ebikugattibwako). 48. Era biribabulako ebyo bye baasinzanga oluberyeberye, era bagenda kukakasa nti tebalina buddukiro. 49. Omuntu takoowa kusaba (okufuna) obulungi naye akabi bwe kamutuukako aggwamu essuubi naakutuka n'okusuubira. 50. Naye bwetumukombya ku kusaasira okuva gye tuli oluvanyuma lwakabi akaba kamutuseeko, ddala agamba nti kino nkifunye lwa kukola kwange era ssirowooza nti olunaku lw'enkomerero lulibaawo (naye) ne bwendizzibwa ewa Mukama omulabirizi wange, mazima nze ndiba nina okufuna ebirungi waali, kale nno ddala tugenda kutegeeza abo abakafuwala, ebyo bye baakola era ddala tugenda kubakombesa ku bibonerezo ebizito ennyo. 51. Bwetugabira omuntu ebyengera awuguka (naava ku ddiini) nadda ku bbali (nga takyayagala kubeera na bantu balala) olwokwekuza naye akabi bwe kamutuukako (olwo adda eri Katonda) era n'aba nga asaba okusaba okutakoma.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute