Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
040

Ghafir 40:41 ۞ ويا قوم ما لي ادعوكم الى النجاة وتدعونني الى النار ٤١

40:41
۞ وَيَٰقَوۡمِ
مَا
لِيٓ
أَدۡعُوكُمۡ
إِلَى
ٱلنَّجَوٰةِ
وَتَدۡعُونَنِيٓ
إِلَى
ٱلنَّارِ
٤١
Abange bantu bange lwaki mbayita okujja eri okuwona nga mmwe mumpita kudda eri muliro!.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Conclusion of the Believer's Words, and the ultimate Destiny of both Parties

That believer said: `Why do I call you to salvation, which is the worship of Allah alone with no partner or associate, and belief in His Messenger, whom He has sent,'

وَتَدْعُونَنِى إِلَى النَّارِتَدْعُونَنِى لاّكْـفُرَ ب

…

The Conclusion of the Believer's Words, and the ultimate Destiny of both Parties

That believer said: `Why do I call you to salvation, which is the wors

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 40, Page 472, Juz 24

38. Era oyo eyakkiriza yagamba nti mungoberere mbalagirire ekkubo lyo bulungamu. 39. Abange bantu bange mazima obulamu bwe nsi buno bwakiyita mu lujja, era mazima enkomerero, y’enyumba eyolubereera. 40. Oyo yenna akola omulimu omubi tasasulwa okugyako ekigwenkana, ate oyo akola omulimu omulongoofu kaabe musajja oba mukazi (naagukola) nga mukkiriza, abo nno baliyingira e jjana baligabirirwa mu yo awatali kubalirira. 41. Abange bantu bange lwaki mbayita okujja eri okuwona nga mmwe mumpita kudda eri muliro!. 42. Mumpita mpakanye Katonda era mugatteko ebyo bye ssirinaako kumanya! ate nga nze mbayita kudda eri Nantakubwa ku mukono, omusonyiyi ennyo. 43. Tewali kubuusabuusa mazima ekyo kye mumpitira tekirina buyinza ku nsi wadde ku nkomerero, ate nga mazima obuddo bwaffe buli eri Katonda era nga mazima abegalabanja bo be bantu bo mu muliro. 44. Lumu mulijjukira bye mbagamba era ensonga yange ngikwasa Katonda, mazima Katonda alabira ddala ebifa ku baddu. 45. Katonda naamuwonya obubi bwe nkwe zebasala, obubi bwe bibonorezo ne byetoloola abantu ba Falaawo. 46. Omuliro banjulwa gye guli (mu bufu bwabwe) enkya ne ggulo, ate olunaku lw’enkomerero lwe lulituuka walirangirirwa (nti) muyingize abantu ba Firaawo mu bibonerezo ebisinga obukakali. 47. Jjukira ekiseera lwe balikayana mu muliro, abanafu (abakulemberwa) bwe baligamba abo abeekuza (abaali abakulembeze nti) mazima ffe twali bagoberezi ba mmwe abaffe mmwe musobola okutukolera ekitundu (kye kibonerezo) kyo muliro?. 48. Abo abeekuza baligamba nti, mazima ffe tugulimu fenna wamu, mazima Katonda yamaze okulamula wakati w'abaddu. 49. Abaliba mu muliro baligamba abakuumi ba Jahannama nti musabe Mukama omulabirizi wa mmwe atukendeereze ku bibonerezo (waakiri) olunaku lumu. 50. (Abakuumi bo muliro) baligamba nti abaffe ababaka ba mmwe tebabajjira n’obujulizi obwenkukunala, baligamba nti kituufu (baatujjira), bali bagambe nti kale musabe, wabula okusaba kwa bakafiiri tekuba okugyako mu bubuze.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute