Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
071

Nuh 71:9 ثم اني اعلنت لهم واسررت لهم اسرارا ٩

71:9
ثُمَّ
إِنِّيٓ
أَعۡلَنتُ
لَهُمۡ
وَأَسۡرَرۡتُ
لَهُمۡ
إِسۡرَارٗا
٩
Era njogedde nabo mu lujjudde nga bwenjogedde nabo kinnomu.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

Nuh complains about his Encounter with His People

Allah tells about His servant and Messenger, Nuh, and that he complained to his Lord about the response he received from his people, and how he was patient with them for this long period of time -- which was nine hundred and fifty years. He complaine

…

Nuh complains about his Encounter with His People

Allah tells about His servant and Messenger, Nuh, and that he complained to his Lord about the respo

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 71, Page 570, Juz 29

5. "Awamu nekyo tebakkiriza", Nuhu naagamba nti ayi Katonda wange nkowodde abantu bange ekiro n'emisana. 6. Wabula okukowoola kwange tekubongedde okugyako okunnesamba. 7. Mazima buli lwembadde mbakowoola badde eri okusonyiwa kwo bassa ennwe zaabwe mu matu gaabwe, ne beebikka engoye zaabwe, ne bakalambira era ne beekuluntaza olw'ekuluntaza. 8. Ate era mazima mbakowodde mulwatu. 9. Era njogedde nabo mu lujjudde nga bwenjogedde nabo kinnomu. 10. Nembagamba nti mwegayirire Katonda wa mmwe anti mazima yye bulijjo musonyiyi. 11. Olwonno ajja kubatonnyeseza enkuba ey'omuddiringanwa. 12. Era abawe mu bungi emmaali n'abaana abawe n'amasamba abateeremu n'emigga. 13. Naye lwaki Katonda temumuwa kitiibwa. 14. Sso nga yabatonda ngabayisa mumitendera egyenjawulo. 15. Abaffe temulaba engeri Katondawo gyeyakolamu eggulu omusanvu nga myaliiro. 16. Nassaamu omwezi nga kitangaala nga bweyassamu enjuba nga eyaka. 17. Katonda yabatandika ng'abajja muttaka nemujja nga mukula nga ebimera bwe bikula. 18. Oluvanyuma abazza mu ttaka nga era bwagenda okubazuukiza alibagyemu bulambalamba (nga temuyise mu mitendera nga ebimera). 19. Era Katonda yabateerawo ensi nga esoboka okuwangalirwako. 20. Mube nga musobola okutambulira muyo nga mukwata amakubo ge muba mwagadde.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute