Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
038

Sad 38:55 هاذا وان للطاغين لشر ماب ٥٥

38:55
هَٰذَاۚ
وَإِنَّ
لِلطَّٰغِينَ
لَشَرَّ
مَـَٔابٖ
٥٥
Ekyo kyekyo, naye mazima abeewagguzi balifuna obuddo obubi.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Final Return of the Doomed

Having mentioned the final of the blessed, Allah follows that with mention of the final return of the doomed when they are resurrected and brought to account. Allah says:

هَـذَا وَإِنَّ لِلطَّـغِينَ

(This is so! And for the Taghin), which refers to those who disobey Alla

…

The Final Return of the Doomed

Having mentioned the final of the blessed, Allah follows that with mention of the final return of the doomed when they a

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 38, Page 456, Juz 23

49. Kuno kujjukiza, era mazima ddala abatya Katonda bagenda kufuna obuddo obulungi. 50. (Obuddo obwo buliba) Janna ez’emirembe, nga kulwabwe emiryango (gyazo) giriba miggule. 51. Balibeera beesigamye nga bali mu zo, nga bwe batumya mu zo ebibala ebingi nga bya njawulo n'eby'okunywa. 52. Era baliba balina abakyala abakkakkamu ab'amaaso ab'emyaka egyenkana. 53. (Baligambibwa nti) kino (kye mutuseeko) kyekyo kye mwalagaanyisibwa okuweebwa ku lunaku lw'okubalibwa. 54. Mazima ebyo kwe kugabiririra kwaffe tekuyinza kukalira. 55. Ekyo kyekyo, naye mazima abeewagguzi balifuna obuddo obubi. 56. Nga muliro Jahannama gwe balyesonseka naye buliba buliri bubi ddala. 57. Kino (kye balimu bye bibonerezo ebiruma ennyo) kale balibikombako nga nabyo mazzi agookya n'amasira ag'olusaayisaayi. 58. Ne (bibonerezo) ebirala ebiringa ebyo ebyengeri ez'ejawulo (nabyo biribatuukako). 59. (Buli aboonoonyi abapya lwe banaaleetebwanga mu muliro, nga abasookayo bagambibwa nti:) kino kibinja kyesozze omuliro awamu nammwe (olwo abalisangwamu bagambe nti) abo tebaanirizibwa (tebalina mirembe) mazima bo beesozze muliro. 60. (Abaagoberera) baligamba (abaasooka) nti wabula mmwe, mmwe mutaanirizibwa, mmwe mwabituleetera, bugenda kuba butuulo bubi. 61. Baligamba nti: ayi Mukama omulabirizi waffe oyo eyatuleetera bino mwongere ebibonerezo eby'okuba mu muliro nga bibazziddwamu. 62. Era (aboonoonyi) baligamba nti lwaki tetulaba bantu betwali tubalira mu babi!. 63. Abaffe twabafuula eky'okujeeja (so nga baali balungi) oba amaaso ge gatabalaba. 64. Mazima ebyo (ebyogeddwa) ddala (okwo kwe kuliba) okuyombagana kw'abantu bo mu muliro.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute