Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
038

Sad 38:88 ولتعلمن نباه بعد حين ٨٨

38:88
وَلَتَعۡلَمُنَّ
نَبَأَهُۥ
بَعۡدَ
حِينِۭ
٨٨
Era ekigambo kyayo mujja kukimanyira ddala oluvanyuma lw'ekiseera kitono.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

وَمَآ أَنَآ مِنَ الْمُتَكَلِّفِينَ

(nor am I one of the Mutakallifin.) means, `and I do not add anything to that which Allah has told me. Whatever I am commanded to do, I do it, and I do not add anything or take anything away. By doing this I am seeking the Face of Allah and the Hereafter.' Sufyan At

…
وَمَآ أَنَآ مِنَ الْمُتَكَلِّفِينَ

(nor am I one of the Mutakallifin.) means, `and I do not add anything to that which Allah has told me. Whatever I am

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 38, Page 458, Juz 23

71. Jjukira ekiseera Mukama omulabirizi wo bwe yagamba ba Malayika, nti mazima nze nja kutonda omuntu nga mugya mu kadongo. 72. Bwe nnaamala okukola engeri nga bwanabeera era nemmufuuwamu omwoyo oguva gyendi, kale mubutame nga mumuvunnamira. 73. Olwo nno ba Malayika bonna nga bali wamu baavunnama. 74. Okugyako Ibliis yeekuluntaza naaba mu bakaafiiri. 75. (Katonda) naagamba nti owange Ibliis kiki ekikugaanye okuvunnamira oyo gwe nnatonda n’omukono gwange abaffe wetwala nti oli wa kitiibwa (okusinga Adam), oba lwakuba nti bulijjo oli mu ba kiwagi ku Katonda. 76. (Ibliis) naagamba nti: nze mmusinga, wantonda mu muliro ate (yye) noomutonda mu kadongo. 77. (Katonda) naagamba nti: kale gifulume (e jjana) mazima ggwe ogobeddwa (era oli mukolimire). 78. Era mazima okakaseeko ekikolimo kyange okutuusa ku lunaku lw'okusasulwa. 79. (Ibliis) naagamba nti: ayi Mukama omulabirizi wange nindiriza okutuusa ku lunaku lwe balizuukizibwa. 80. (Katonda) naagamba nti: mazima ggwe oli mu balindiriziddwa. 81. Okutuuka ku lunaku olw'ekiseera ekimanyiddwa. 82. (Ibliis) naagamba nti: ndayira ekitiibwa kyo njakubabuliza ddala bonna. 83. Okugyako abaddu bo abalondobemu mu bo. 84. (Katonda) naagamba nti: ago nno g'emazima, era nga bulijjo njogera mazima. 85. Ddala ngenda kujjuza omuliro Jahannama (nga nguteekamu) ggwe n'abo bonna abakugondera mu bo. 86. Gamba (ggwe Muhammad nti ekyokubatuusaako obubaka) sikibasabirako mpeera, era nga bwe ssiri mu beetumiikiriza. 87. (Kur’ani) yyo teri okugyako okuba nti kya kubuulirira eri ebitonde. 88. Era ekigambo kyayo mujja kukimanyira ddala oluvanyuma lw'ekiseera kitono.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute