Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
020

Taha 20:34 ونذكرك كثيرا ٣٤

20:34
وَنَذۡكُرَكَ
كَثِيرًا
٣٤
. Era tukwogereko nnyo.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

The Hand of Musa turning White without any Disease

This is the second sign of Musa. That is Allah has commanded him to place his hand into the opening of his garment, as is clearly stated in another Ayah. It mentioned here merely as a passing reference, saying:

وَاضْمُمْ يَدَكَ إِلَى جَنَاحِكَ

(And pr

…

The Hand of Musa turning White without any Disease

This is the second sign of Musa. That is Allah has commanded him to place his hand into the opening

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 20, Page 313, Juz 16

25. . (Musa) naagamba nti ayi Mukama Omulabirizi wange, nyanjululiza ekifuba kyange. 26. . Era onsobozese omulimu gwange. 27. . Era ojje okwesiba mu lulimi lwange. 28. . Bategeere ebigambo byange. 29. . Era onteerewo omuyambi nga ava mu b'oluganda lwange. 30. . (Nga ye) Haruna muganda wange. 31. . Nkusaba oggumize naye obusobozi bwange. 32. . Era omugatte (ku nze) mu mulimu gwange. 33. . Olwo nno tube nga tukutendereza nnyo. 34. . Era tukwogereko nnyo. 35. . Mazima ggwe bulijjo otulabira ddala. 36. . (Katonda) naagamba nti owange Musa, oweereddwa ebisabwa byo. 37. . Era mazima twakugabira ekyengera omulundi omulala (oluberyeberye lwa kino). 38. . Mu kiseera bwe twatumira eri Maamawo ekyo kye twamutumira. 39. . (Netumugamba) nti musse mu sanduke (bwomala) ogisse ku mazzi (g'omugga) amazzi gajja kumukasuka ku lubalama, olwo nno omulabe wange era nga mulabe we ajja kumutwala, era nakussaako ggwe (Musa) okwagala okuva gyendi, era olyoke obeere mu kulabirirwa kwange. 40. . Jjukira ekiseera mwannyoko bwe yatambula (naatuuka ku bantu bo mu maka ga Firaawo), naagamba nti abaffe mbalagirire omuntu anaamulabirira, olwo netukuzza ewa Maamawo, eriiso lye liryoke litebenkere (omutima gumubeere wamu), era aleme kunakuwala, (era jjukira nti lumu) watta omuntu wabula netukuwonya okweraliikirira era twakugezesa n'ebigezo bingi, nootuula emyaka egiwera mu bantu be Madiana. Oluvanyuma owange Musa bwomaze nojja wano Katonda nga bwe yakugerera. 41. . Era nkwawudde nga oli wange (nkuwadde obubaka). 42. . Genda ggwe ne mugandawo, nga mututte obubonero bwange, kyokka temukoowanga okunjogerako. 43. . Mugende mwembiriri ewa Firaawo, mazima yeewaggula. 44. . Mumugambe ebigambo ebigonvu, alyoke ajjukire era atye. 45. . (Musa ne Haruna) nebagamba nti, ayi Mukama omulabirizi waffe mazima ffe tutya, ayinza okutubonyaabonya ennyo, oba (yye) okweyongera okwewaggula. 46. . (Katonda) naagamba nti temutya mazima nze ndi wamu nammwe mpulira era ndaba. 47. . Kale nno mugende gyali mwembiriri mumugambe nti mazima ffe fembi tuli babaka ba Mukama omulabiriziwo, tuleke tugende n'abaana ba Israil era tobabonyaabonya. Mazima tukujjidde n'ekyamagero okuva ewa Mukama omulabiriziwo, era bulijjo emirembe gibeera ku oyo agoberera obulungamu. 48. . Mazima ffe tuweereddwa obubaka nti, mazima ebibonerezo bibeera ku oyo yenna alimbisa naava ku kituufu.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute