Sign in
Sign in
Sign in
Select Language
020

Taha 20:91 قالوا لن نبرح عليه عاكفين حتى يرجع الينا موسى ٩١

20:91
قَالُواْ
لَن
نَّبۡرَحَ
عَلَيۡهِ
عَٰكِفِينَ
حَتَّىٰ
يَرۡجِعَ
إِلَيۡنَا
مُوسَىٰ
٩١
. Nebagamba nti, tetugenda kulekayo kugisinza, okutuusa Musa lwanadda gye tuli.
Continue Reading

Read Tafsir

Ibn Kathir (Abridged)

Harun prohibits them from worship of Calf and the Persistence of the Children of Israel in doing so

Allah, the Exalted, informs of Harun's attempt to prohibit them from worshipping the calf and his telling them that this was only a test for them. He told them that their Lord was the Most Beneficent,

…

Harun prohibits them from worship of Calf and the Persistence of the Children of Israel in doing so

Allah, the Exalted, informs of Harun's attempt to p

…
More Tafsirs

Read in Context

Chapter 20, Page 318, Juz 16

90. . Ate nga mazima Haruna yali amaze okubagamba mu kusooka nti abange bantu bange, mazima mukemeddwa olweyo (ennyana), era mazima Mukama omulabirizi wa mmwe, ye Katonda omusaasizi kale nno mungoberere era mugondere ekiragiro kyange. 91. . Nebagamba nti, tetugenda kulekayo kugisinza, okutuusa Musa lwanadda gye tuli. 92. . (Musa bwe yakomawo) yagamba nti owange Haruna bwe walabye nga babuze ki ekyakugaanye. 93. . Okungoberera (n'obanenya nga bwenkoze) abaffe wajeemedde ekiragiro kyange. 94. . (Haruna) naagamba nti owange mwana wa nnyabo tonsika kirevu, wadde omutwe gwange, mazima nze natidde ggwe okugamba nti, wayawukanyizza abaana ba Israil, nootalinda kigambo kyange. 95. . (Musa) naagamba nti ate ggwe Saamiriyyu, kiki ekyakukozesezza ekyo?. 96. . (Saamiruyyi) naagamba nti nalabye kye bataalabye olwo nno nenjoola olubatu lw'ettaka omubaka (Jiburilu) weyayise, nenkolamu ennyana nze bwentyo bwe nnalabye. 97. . (Musa) naagamba nti kale genda, mazima ossiddwako ekibonerezo mu bulamu obw'ensi, ekya tewali kukwataganako, era mazima oweereddwa ekiseera ekigere, togenda ku kyawukanako era tunula (olabe) Katondawo oyo gwe wamaliddeko ebiseera nga osinza, oluvanyuma tugenda kumumansira ddala mu mazzi olumansa. 98. . Mazima Katonda wa mmwe ye Katonda oyo awatali kisinzibwa kyonna (mu butuufu) okugyako yye, yamalayo buli kintu kyonna mu kumanya.

- African Development Foundation

Notes and Reflections

You do not have any notes or reflections on this verse.

Notes placeholders

Stay Connected to the Quran ❤️

Short meaningful reminders to reset, reflect and stay connected to the Quran.

Read, Listen, Search, and Reflect on the Quran

Quran.com is a trusted platform used by millions worldwide to read, search, listen to, and reflect on the Quran in multiple languages. It provides translations, tafsir, recitations, word-by-word translation, and tools for deeper study, making the Quran accessible to everyone.

As a Sadaqah Jariyah, Quran.com is dedicated to helping people connect deeply with the Quran. Supported by Quran.Foundation, a 501(c)(3) non-profit organization, Quran.com continues to grow as a free and valuable resource for all, Alhamdulillah.

Navigate
Home
Quran Radio
Reciters
About Us
Developers
Product Updates
Feedback
Help
Donate
Our Projects
Quran.com
Quran For Android
Quran iOS
QuranReflect.com
Quran.AI
Sunnah.com
Nuqayah.com
Legacy.Quran.com
Corpus.Quran.com
Non-profit projects owned, managed, or sponsored by Quran.Foundation
Popular Links
Duas from the Quran
Quran Verse of the Day
Ayatul Kursi
Yaseen
Al Mulk
Ar-Rahman
Al Waqi'ah
Al Kahf
Al Muzzammil
SitemapPrivacyTerms and Conditions
© 2026 Quran.com. All Rights Reserved
Contribute